EBYALI MU ARUA: Bobi Wine n’abalala beeyimiriddwa

EBYALI MU ARUA: Bobi Wine n’abalala beeyimiriddwa

Kyaddaaki omubaka wa Kyadondo East Robert Kyagulanyi amanyiddwa enyo nga Bobi Wine ne banne abalala asatu mu babiri bakiriziddwa okweyimirirwa , oluvanyumalw’okumala kumpi ssabiti mu nkomyo br br Bobi Wine ne banne beyimiriddwa ku bukadde kkumi buli omu nga sibwabuliwo sso nga ababeyimiridde obukadde butaano nabwo obutali bwabuliwo .br br Bano bavunaanibwa emisango gy’okulya mu nsi olukwe br br Wabula ye omubaka wa Munisipaali ya Arua eyakalondebwa Kassiano Wadri alagiddwa obutalinya kigera mu kitundu kyakiikirira okumala emyezi esatu ngaokunoonyereza kwa poliisi bwekugenda mu maaso.


User: Video Bora

Views: 3

Uploaded: 2018-08-27

Duration: 07:07

Your Page Title